Romans 7:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tumanyi bulungi ng'Etteeka kintu kya mwoyo; naye nze ndi wa mubiri, eyatundibwa eri ekibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumanyi ng’amateeka mwoyo, naye nze omuntu obuntu, natundibwa ng’omuddu nfugibwe ekibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tumanyi ng'amateeka ga mwoyo; naye nze ndi wa mubiri, natundibwa okufugibwanga ekibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi nti Amateeka galiwo lwa bya mwoyo, naye nze nfugibwa mubiri, ndi muddu wa kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tumanyi ng'amateeka ge g'omwoyo: naye nze ndi wa mubiri, natundibwa okufugibwanga ekibi.