Romans 7:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba kye saagala kye nkola, olwo nange nzikiriza ng'Etteeka ddungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde nga nkola kye mmanyi nga kikyamu, nzikiriza ng’amateeka malungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba nga kye ssaagala kye nkola, nzikiriza nga amateeka amalungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nkola kye ssaagala kukola ekyo kiraga nti nzikiriza nti Amateeka malungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye oba nga kye ssaagala kye nkola, nzikiriza amateeka nga malungi.