Romans 7:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ekirungi kye njagala si kye nkola, naye ekibi kye saagala kye nkola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekirungi kye njagala okukola si kye nkola, naye ekibi kye saagala kye nkola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kye njagala ekirungi ssikikola, naye kye ssaagala ekibi kye nkola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekirungi kye njagala si kye nkola, wabula ekibi kye ssaagala kye nkola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kye njagala ekirungi ssikikola: naye kye ssaagala ekibi kye nkola.