Romans 7:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati nno linfuukidde tteeka nti bwe njagala okukola ekirungi, ekibi kindi awo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo nzudde mu mateeka nga bwe njagala okukola ebirungi, ekibi kimbeera kumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe kityo ndaba etteeka nti, nze bwe njagala okukola ekirungi, ekibi kimbeera kumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kino kye ndaba mu nze: bwe njagala okukola ekirungi, ate nnondawo kukola kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe kityo ndaba etteeka nti nze bwe njagala okukola ekirungi, ekibi kimbeera kumpi.