Romans 7:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ekibi kyeyamba ekiragiro, ne kireeta mu nze buli kwegomba kwonna. Awatali Tteeka ekibi kiba kifu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibi kyeyambisa etteeka lino, ne kindeetera okwegomba okwa buli ngeri. Noolwekyo awatali mateeka, ekibi kiba kifu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ekibi bwe kyalaba omukisa mu mateeka, kyaleeta mu nze okwegomba okwengeri zonna. Kubanga awataba mateeka ekibi nga kifudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ekibi bwe kyayita mu kiragiro, ne kindeetera okwegomba okubi okwa buli ngeri. Awatali mateeka, ekibi kiba kifudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ekibi bwe kyalaba we kiyima, ne kikolanga mu nze olw'amateeka okwegomba kwonna: kubanga awataba mateeka ekibi nga kifudde.