Romans 8:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye oba Kristu ali mu mmwe, newandibadde ng'omubiri mufu olw'ekibi, omwoyo gwo mulamu olw'obutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era obanga Kristo ali mu mmwe, omubiri gwammwe mufu olw’ekibi, ate ng’omwoyo gwammwe mulamu olw’obutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba nga Kristo ali mu mmwe, emibiri gyammwe ne bwe gifa olw'ekibi; emyoyo gyammwe giba miramu olw'obutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oba nga Kristo ali mu mmwe, emibiri gyammwe ne bwe gifa olw'ekibi, emyoyo gyammwe giba miramu olw'okutukuzibwa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oba nga Kristo ali mu mmwe, omubiri nga gufudde olw'ekibi; naye omwoyo bwe bulamu olw'obutuukirivu.