Romans 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga bwe mugoberera omubiri, mujja kufa; naye mu Mwoyo bwe mutta ebikolwa eby'omubiri, mugenda kubeera balamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bwe munaagobereranga omubiri, mugenda kufa. Naye bwe munnatta ebikolwa eby’omubiri, muliba balamu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga bwe munaagobereranga omubiri, mugenda kufa; naye bwe munaafiisanga ebikolwa by'omubiri olw'Omwoyo, muliba balamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe munaagobereranga eby'omubiri, mugenda kufa. Naye Mwoyo bw'anaabayambanga ne mulekerayo ddala ebikolwa byammwe ebibi, muliba balamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga bwe munaagobereranga omubiri, mugenda kufa; naye bwe munaafiisanga ebikolwa by'omubiri olw'Omwoyo, muliba balamu.