Romans 8:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga abo bonna abatwalibwa Mwoyo wa Katonda, baana ba Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga abo bonna abakulemberwa Omwoyo wa Katonda be baana ba Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bonna abakulemberwa Omwoyo gwa Katonda, abo be baana ba Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abaluŋŋamizibwa Mwoyo wa Katonda, be baana ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bonna abakulemberwa Omwoyo gwa Katonda, abo be baana ba Katonda.