Romans 8:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Mwoyo ajulira munda wamu n'omwoyo gwaffe nti tuli baana ba Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwoyo yennyini akakasiza wamu n’omwoyo waffe nga bwe tuli abaana ba Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwoyo yennyini wamu n'Omwoyo gwaffe ategeeza nga tuli baana ba Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwoyo yennyini akakasiza wamu n'emyoyo gyaffe nti tuli baana ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwoyo yennyini wamu n'omwoyo gwaffe ategeeza nga tuli baana ba Katonda: