Romans 8:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti n'ebitonde byennyini birinunulibwa mu buddu bw'okuvunda ne bifuna eddembe ly'abaana ba Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebitonde birifuulibwa bya ddembe okuva mu kufugibwa okuvunda ne bigabanira wamu n’abaana ba Katonda ekitiibwa eky’okuba mu ddembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga era n'ebitonde byennyini nabyo biriweebwa eddembe okuva mu kufugibwa okuvunda okuyingira mu ddembe ery'ekitiibwa ky'abaana ba Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nti ebitonde byennyini biriggyibwa mu buddu obubireetera okuvunda, ne bifuna eddembe ery'ekitiibwa ky'abaana ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era n'ebitonde byennyini nabyo biriweebwa eddembe okuva mu kufugibwa okuvunda okuyingira mu ddembe ery'ekitiibwa ky'abaana ba Katonda.