Romans 8:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tumanyi nga na kati ebitonde byonna bisinda, byenyoola mu kulumwa ng'oli azaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumanyi ng’ebitonde byonna bisinda era ne birumwa ng’omukazi alumwa okuzaala bw’abeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tumanyi ng'ebitonde byonna bisinda era birumirwa wamu okutuusa kaakano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi ng'okutuusa kaakano, ebitonde byonna bisinda era byonna birumwa ng'omukazi alumwa okuzaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tumanyi ng'ebitonde byonna bisinda era birumirwa wamu okutuusa kaakano.