Romans 8:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno bino tukyabyogeddeko ki? Oba Katonda ali ku ludda lwaffe, ani anaatuwakanya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale tunaagamba ki ku bintu bino? Katonda bw’abeera ku lwaffe, ani asobola okutulwanyisa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale tunaayogera tutya ku ebyo? Katonda bw'abeera ku lwaffe, omulabe waffe y'ani?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale ebyo tunaabyogerako ki? Katonda bw'abeera ku lwaffe, ani asobola okutulwanyisa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale tunaayogera tutya ku ebyo? Katonda bw'abeera ku lwaffe, omulabe waffe ani?