Romans 8:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olaba n'Omwana we yennyini teyamubalira, n'amuwaayo okubeera ffe, asobola atya byonna obutabituweerako?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo ataasaasira Mwana we ye, naye n’amuwaayo ku lwaffe ffenna, talituwa buwi bintu byonna awamu naye?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ataagaana Mwana we ye, naye n'amuwaayo ku lwaffe fenna, era talitugabira bintu byonna wamu naye?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo ataasaasira na Mwana we yennyini, n'amuwaayo ku lwaffe fenna, alirema atya okutugabira byonna awamu naye?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ataagaana Mwana we ye, naye n'amuwaayo ku lwaffe fenna, era talitugabira bintu byonna wamu naye?