Romans 8:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani alivunaana abalonde ba Katonda? Ye Katonda abafuula abatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani aliroopa abalonde ba Katonda? Katonda y’awa obutuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani aliroopa abalonde ba Katonda? Katonda abawa obutuukirivu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani aliroopa abalondemu ba Katonda, nga Katonda yennyini abaggyako omusango?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani aliroopa abalonde ba Katonda? Katonda abawa obutuukirivu: