Romans 8:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno ani alitwawukanya n'okwagala kwa Kristu? Nnaku, bwemi, kiyigganyizo, njala, oba kuyita busa, oba kabenje, oba kitala?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani alitwawukanya n’okwagala kwa Kristo? Kubonaabona, oba bulumi, oba kuyigganyizibwa, oba njala, oba kuba bwerere, oba kabi, oba kitala?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani alitwawukanya n'okwagala kwa Kristo? Kulaba nnaku, oba kulumwa, oba kuyigganyizibwa, oba njala, oba kuba bwereere, oba kabi, oba kitala?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale ani alitwawukanya n'okwagala kwa Kristo? Kubonaabona, oba bulumi, oba kuyigganyizibwa, oba njala, oba kuba bwereere, oba kabi, oba kitala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani alitwawukanya n'okwagala kwa Kristo? kulaba nnaku, oba kulumwa, oba kuyigganyizibwa, oba njala, oba kuba bwereere, oba kabi, oba kitala?