Romans 8:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkakasiza ddala nze nti newandibadde olumbe, newandibadde obulamu, newandibadde bamalayika, yadde abafuzi, newandibadde ebiriwo, yadde ebirijja, newandibadde amaanyi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nkakasiza ddala nga newaakubadde okufa, wadde obulamu, wadde bamalayika, wadde abafuzi, wadde ebiriwo, wadde ebigenda okujja, wadde amaanyi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ntegeeredde ddala nga newakubadde okufa, newakubadde obulamu, newakubadde bamalayika, newakubadde abafuga, newakubadde ebiriwo, newakubadde ebigenda okubaawo, newakubadde amaanyi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkakasiza ddala nti newaakubadde bamalayika, wadde abafuzi n'ab'obuyinza abalala, newaakubadde ebiriwo, wadde ebigenda okubaawo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ntegeeredde ddala nga newakubadde okufa, newakubadde obulamu, newakubadde bamalayika, newakubadde abafuga, newakubadde ebiriwo, newakubadde ebigenda okubaawo, newakubadde amaanyi,