Romans 9:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bwe kyawandiikibwa nti: “Nayagala Yakobo, Ezawu ne mmukyawa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nga bwe kyawandiikibwa nti, “Yakobo namwagala, naye Esawu namukyawa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga bwe kyawandiikibwa nti, “Yakobo n'amwagala, naye Essawu n'amukyawa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga bwe kyawandiikibwa nti: “Yakobo namwagala, kyokka Esawu ne mmukyawa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga bwe kyawandiikibwa ne Yakobo n'amwagala, naye Essawa n'amukyawa.