Romans 9:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno tugambe ki? Nti Katonda ku ludda simwenkanya? N'akatono!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale tunaagamba ki? Ddala ddala Katonda talina bwenkanya? Kikafuuwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale tunaayogera tutya? Obutali butuukirivu buli eri Katonda? Nedda, n'akatono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale tunaagamba tutya? Tunaagamba nti Katonda si mwenkanya? Nedda si bwe kiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale tunaayogera tutya? Obutali butuukirivu buli eri Katonda? Kitalo.