Romans 9:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti yagamba Musa nti: “Gwe nnaagiriranga ekisa nnaamugiriranga ekisa, ne gwe nnaasaasiranga naye nnaamusaasiranga.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agamba Musa nti, “Ndisaasira oyo gwe ndisaasira, era ndikwatirwa ekisa oyo gwe ndikwatirwa ekisa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga agamba Musa nti, “Ndisaasira gwe ndisaasira, era ndikwatirwa ekisa gwe ndikwatirwa ekisa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga yagamba nti: “Ndisaasira oyo gwe nsaasira, era ndikwatirwa ekisa oyo gwe nkwatirwa ekisa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga agamba Musa nti Ndisaasira gwe ndisaasira, gwe ndikwatirwa ekisa gwe ndikwatirwa ekisa.