Romans 9:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naffe be yayita, si kuva mu Bayudaaya mwokka, naye ne mu b'amawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naffe yatuyita, si Bayudaaya bokka naye n’Abaamawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ebibya ebyo ye ffe, n'okuyita be yayita, si mu Bayudaaya bokka, era naye ne mu b'amawanga?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo ye ffe be yayita, si mu Bayudaaya bokka, wabula ne mu b'amawanga amalala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ye ffe, n'okuyita be yayita, si mu Bayudaaya bokka, era naye ne mu b'amawanga?