Romans 9:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama aliwa ensala ye ku nsi mu bwangu awatali kulwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama alisalawo era alituukiriza mangu ekyo kye yagamba okukola ku nsi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga Mukama alikola ekigambo kye ku nsi, ng'akituukiriza era ng'akisalako.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama talirema kusalawo kutuukiriza mangu kye yagamba okukola ku nsi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga Mukama alikola ekigambo kye ku nsi, ng'akituukiriza era ng'akisalako.