Romans 9:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga ne Yisaaya bwe yali amaze okukyogera nti: “Omukama w'Amagye taba kutulekerawo zzadde, twandifuuse nga Sodoma, twandifaananye nga Gomorra.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nga Isaaya bwe yayogera edda nti, “Singa Mukama ow’Eggye teyatulekerawo zzadde, twandifuuse nga Sodomu, era twandifaananye nga Ggomola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nga Isaaya bwe yasooka okwogera nti, “Singa Mukama Ow'eggye teyatulekerawo zzadde, Twandibadde nga Sodomu, era twandifaananye nga Ggomola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nga Yisaaya bwe yagamba edda nti: “Singa Mukama Omuyinzawaabyonna teyatulekerawo zzadde, twandibadde nga Gomora.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nga Isaaya bwe yasooka okwogera nti Singa Mukama Ow'eggye teyatulekerawo zzadde, Twandifuuse nga Sodomu, era twandifaanayizibbwa nga Ggomola.