Romans 9:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
be bannannyini bajjajja, mu lulyo lwabwe mu mubiri mwe mwasibuka Kristu, oyo Katonda assukkulumye byonna, atenderezebwe emirembe gyonna. Amiina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina bajjajjaabwe abamanyiddwa, Kristo be yasibukamu mu mubiri. Nsaba Katonda afuga byonna atenderezebwenga emirembe gyonna, Amiina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abalina bajjajjaabo, era omwava Kristo mu mubiri, afuga byonna, Katonda atenderezebwa emirembe gyonna. Amiina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjajjaabwe, Kristo ng'omuntu be yasibukamu. Katonda afuga byonna, atenderezebwenga emirembe gyonna. Amiina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abalina bajjajja abo, era omwava Kristo mu mubiri, afuga byonna, Katonda atenderezebwa emirembe gyonna. Amiina.