Ruth 1:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bagamba nti: “Tujja kugenda naawe mu bantu bo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bagamba nti, “Nedda, tuligenda naawe ng’oddayo eri abantu bo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamugamba nti, “Nedda; naye tujja kugenda naawe eri abantu bo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bamugamba nti: “Nedda, tujja kugenda naawe mu bantu bo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamugamba nti Nedda; naye tuliddayo naawe eri abantu bo.