Ruth 1:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nawomi bwe yalaba nga Ruusi amaliridde okugenda naye, n'alekera awo okumuwakanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Nawomi bwe yalaba nga Luusi amaliridde okugenda naye, n’atayongerako kigambo kirala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Nawomi bwe yalaba nga Luusi amaliridde okugenda naye, n'asirika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nawomi bwe yalaba nga Ruusi amaliridde okugenda naye, n'atayongerako kirala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yalaba ng'amaliridde okugenda naye, n'aleka okwogera naye.