Ruth 1:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwali olwo Elimeleki bba wa Nawomi n'afa, ye n'asigala ne batabani be ababiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Erimereki bba wa Nawomi n’afa; nnamwandu Nawomi n’asigalawo ne batabani be bombi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Erimereki bba Nawomi n'afa; ye n'asigalawo ne batabani be bombi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Elimeleki n'afa, Nawomi n'asigala ne batabani be bombi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Erimereki bba Nawomi n'afa; naye n'asigalawo ne batabani be bombi.