Ruth 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate bombi Makuloni ne Kiliyoni ne bafa, Nawomi n'asigala ng'afiiriddwa bba ne batabani be bombi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma Maloni ne Kiriyoni ne bafa, Nawomi n’asigala nga talina baana wadde bba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Maloni ne Kiriyoni ne bafa bombi; Nawomi n'afiirwa bba, n'abaana be bombi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Maaloni ne Kiliyooni nabo ne bafa. Bw'atyo Nawomi n'aviibwako bba ne batabani be bombi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Maloni ne Kiriyoni ne bafa bombi; omukazi n'afiirwa abaana be bombi ne bba.

Recommended Reading