Ruth 1:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'asitula ne bakaabaana bombi, n'ava mu nsi gye yali abeera, ne yessa mu kkubo erimuzza mu nsi ya Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye ne baka baana be, ne bava mu kifo mwe baali, ne bakwata ekkubo okuddayo mu nsi ya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'atyo n'ava mu kifo mwe yali, ne baka baana be bombi, era ne batambula okuddayo mu nsi ya Yuda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakaabaana be baasituka wamu naye okuddayo mu Buyudaaya. Kyokka bwe baali mu kkubo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ava mu kifo mwe yali, ne baka baaaa be bombi wamu naye; ne batambula mu kkubo okuddayo mu nsi ya Yuda.