Ruth 2:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nawomi yalina mulamu we, omusajja omugagga, ow'omu kika kya Elimeleki, erinnya lye nga ye Bowazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nawomi yalina mulamu we, ng’ava mu kika kya bba, Erimereki, nga mugagga, erinnya lye nga ye Bowaazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Nawomi yalina muganda wa bba, omusajja ow'amaanyi omugagga, ow'omu nnyumba ya Erimereki; n'erinnya lye Bowaazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nawomi yalina muganda wa bba, gwe bayita Bowaazi, omusajja ow'amaanyi era omugagga, ow'omu nnyumba ya Elimeleki.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Nawomi yalina muganda wa bba, omusajja ow'amaanyi omugagga, ow'omu nnyumba ya Erimereki; n'erinnya lye Bowaazi.