Ruth 2:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bowazi n'abuuza nnampala w'abakesa nti: “Omuwala ono w'ani?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Bowaazi n’abuuza nampala wa bakunguzi be nti, “Omuwala ono w’ani?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Bowaazi n'agamba omuddu we eyali akunguza abakunguzi nti, “Omuwala ono w'ani?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bowaazi n'abuuza omuweereza we akulira abakunguzi nti: “Omuwala ono avudde wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Bowaazi n'agamba omuddu we eyali akunguza abakunguzi nti Omuwala ono w'ani?