Ruth 3:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aserengeta mu gguuliro, n'akola byonna nnyazaala we bye yali amulagidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aserengeta mu gguuliro, n’akola byonna nga nnyazaala we bwe yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agenda mu gguuliro, n'akola byonna nga nnyazaala we bweyamulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ruusi n'aserengeta mu gguuliro, n'akola nga nnyazaala we bw'amugambye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aserengeta mu gguuliro, n'akola nga byonna bwe bibadde nnyazaala we by'amulagidde.