Song of Solomon 1:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka bwe yali agalaamiridde ku mmeeza ye, kalifuuwa wange n'ata akawoowo ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka bwe yali ng’atudde ku mmeeza ye, akawoowo kange ne kamuwunyira bulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka bwe yali ng'atudde ku kitanda kye, Amafuta gange ag'omugavu ne gawunya akaloosa kaago.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka bwe yali agalamidde ku katanda ke, omuzigo gwange ogw'omugavu ne guwunya akawoowo kaagwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka bwe yali ng'atudde ku mmeeza ye, Amafuta gange ag'omugavu ne gawunya akaloosa kaago.