Song of Solomon 1:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe muganzi wange, ng'oli mulungi! Mazima osikiriza. Ekitanda kyaffe kiringa akasaawe k'omuddo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olabika bulungi muganzi wange, era onsanyusa. Ekitanda kyaffe kya muddo muto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, oli mulungi, muganzi wange, weewaawo, osanyusa; Era ekitanda kyaffe kya malagala mato.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala oli mulungi. Ayi muganzi wange, osanyusa! Ekitanda kyaffe kinaaba kya muddo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, oli mulungi, muganzi wange, weewaawo, wa kusanyusa: Era ekitanda kyaffe kya malagala mato.