Song of Solomon 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, obw'empewo buyise, enkuba ekedde, egenze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga laba ttoggo aweddeko, n’enkuba eweddeyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga, laba, ttoggo aweddeko, Enkuba eyise egenze;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ebiseera by'obutiti biibino byeggyeewo, n'enkuba eyise egenze;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga, laba, ttoggo aweddeko Enkuba eyise egenze;