Song of Solomon 2:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okutuusa ng'olunaku lweyezeewo, n'ebisiikirize nga bibuzeewo, komawo, omwagalwa; faanana ng'ennangaazi, oba akaweewo ku nsozi za Beteri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutuusa obudde nga bukedde n’ebisiikirize nga biddukidde ddala; okyuke omwagalwa wange obe ng’empeewo oba ennangaazi ento ku busozi obw’e Beseri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutuusa obudde nga bukedde, ebisiikirize ne biddukira ddala, Kyuka, muganzi wange, obe ng'empeewo oba ennangaazi ento Ku nsozi eza Beseri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuusa obudde lwe bunaakya, ne waggweerawo ddala enzikiza. Muganzi wange, kyusa odde ng'empeewo, oba ng'ennangaazi ento ku nsozi ez'e Beteli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutuusa obudde nga bukedde ebisiikirize ne biddukira ddala, Kyuka, muganzi wange, obe ng'empeewo oba ennangaazi ento Ku nsozi eza Beseri.