Song of Solomon 2:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'eppeera mu miti gy'omu kibira, ne muganzi wange bw'ali mu basajja banne. Ntudde mu kisiikirize kye nga ndi musanyufu; ekibala kye kiwoomera akamwa kange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’omucungwa mu miti egy’omu kibira, aŋŋanza bw’ali bw’atyo mu bavubuka. Neesiima okutuula mu kisiikirize kye, n’ekibala kye kimpomera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'omucungwa mu miti egy'omu kibira, Muganzi wange bw'ali bw'atyo mu balenzi. N'atuula wansi w'ekisiikirize kye n'essanyu lingi, Ebibala bye ne biwoomera amatama gange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'omucungwa mu miti egy'omu kibira, ne muganzi wange bw'ali mu balenzi. Nnyumirwa okutuula mu kisiikirize kyagwo, n'ebibala byagwo bimpoomera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'omucungwa mu miti egy'omu kibira, Muganzi wange bw'ali bw'atyo mu balenzi. Natuula wansi w'ekisiikirize kye n'essanyu lingi, Ebibala bye ne biwoomera amatama gange.