Song of Solomon 2:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Annyingizza mu kisenge ky'embaga, okwagala ye bendera gy'ampaniseeko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yantwala ku kijjulo, n’okwagala kwe ne ku mmaamira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yannyingiza mu nju ey'okuliiramu embaga, Ne bendera ye eyali ku nze kwagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yannyingiza mu ddiiro lye omuliirwa obubaga. Okwagala ye bbendera gye yampuubira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yannyingiza mu nju ey'okuliiramu embaga, Ne bendera ye eyali ku nze kwagala: