Song of Solomon 2:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munzizeemu otwanyi n'emizabbibu emiwotose; munvubirize n'amapeera, kubanga ndwadde okwagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munzizeemu amaanyi n’ezabbibu enkalu, mumbuddeebudde n’emicungwa kubanga okwagala kunzirisizza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munkwatirire n'ezabbibu enkalu, munsanyuse n'amacungwa; Kubanga okwagala kundwazizza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumpe ndye ku mizabbibu emikalu, munkamulire ku micungwa nnyweko, kubanga okwagala kunzita kummalawo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munkwatirire n'ezabbibu enkalu, munsanyuse n'amacungwa; Kubanga okwagala kundwazizza.