Song of Solomon 4:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emiti gyo kalimiro k'amakomamawanga, n'ebibala amakula; kinna ne narudo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebimera byo nnimiro ya mikomamawanga, erina ebibala byonna eby’omuwendo, ne kofera n’emiti egy’omugavu
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebimera by'olusuku lwa mikomamawanga, olulina ebibala eby'omuwendo omungi; Kofera n'emiti egy'omugavu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wagisimbamu mikomamawanga egy'ebibala ebirungi ennyo. Erimu amazzi n'emiti egy'omugavu
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebimera byo lusuku lwa mikomamawanga, olulina ebibala eby'omuwendo omungi; Kofera n'emiti egy'omugavu: