Song of Solomon 4:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amabeere go abiri gali ng'obuweewo obubiri, ng'obwana bw'ennangaazi obulongo, obuliira mu malanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amabeere go gombi gali ng’abaana b’empeewo, ab’empeewo, nga balongo, abaliira mu malanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amabeere go gombi gali ng'abalongo ababiri abaana b'empeewo, Abaliira mu malanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amabeere go gombi, gali ng'empeewo ento ebbiri ennongo eziriira mu malanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amabeere go gombi gali ng'abalongo ababiri abaana b'empeewo, Abaliira mu malanga.