Song of Solomon 5:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwagalwa wo asinza ki abaagalwa abalala, ayi gwe nalulungi mu bakazi bonna? Omwagalwa wo asinza ki abaagalwa abalala, olyoke otulayize bw'otyo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Owange, kiki muganzi wo ky’alina kyasinza abalungi abalala ggwe omukazi akira abalala obulungi? Kiki muganzi wo kyasinza abalala n’okutukuutira n’otukuutira bw’otyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muganzi wo kye ki okusinga omulala, Ggwe akira abakazi bonna obulungi? Muganzi wo kye okusinga omuganzi omulala, N'okutulayiza n'otulayiza bw'otyo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe nnalulungi, mu bakazi bonna, kiki ekyawula muganzi wo ku bantu abalala? Kiki ky'alina ekyenjawulo olyoke otulayize bw'otyo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muganzi wo, kye ki okusinga omuganzi omulala, Ggwe akira abakazi bonna obulungi? Muganzi wo kye ki okusinga omuganzi omulala, N'okulayiza n'otulayiza bw'otyo?