Song of Solomon 6:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muganzi wange ndi wuwe, naye wange, oyo alundira mu malanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muganzi wange, wange, nange ndi wuwe; anoonyeza mu malanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze ndi wa muganzi wange, ne muganzi wange wange: Aliisizza ekisibo kye mu malanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muganzi wange, ye wange, nange nze wuwe. Alundira eggana lye mu malanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ndi wa muganzi wange, ne muganzi wange wange: Aliisa ekisibo kye mu malanga.