Titus 1:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olw'okusuubira obulamu obutaggwaawo Katonda oyo atalimba bwe yasuubiza okuva edda n'edda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebyesigamye ku kusuubira okw’obulamu obutaggwaawo, Katonda ow’amazima kwe yasuubiza ng’ebiro eby’emirembe n’emirembe tebinnabaawo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ebyesigamye mu kusuubira obulamu obutaggwaawo, Katonda ow'amazima bwe yasuubiza ng'ebiro eby'emirembe n'emirembe tebinnabaawo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ageesigamye ku kusuubira obulamu obutaggwaawo, Katonda atayinza kulimba bwe yatusuubiza okuva edda n'edda lyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu kusuubira obulamu obutaggwaawo, Katonda atayinza kulimba bwe yasuubiza ebiro eby'emirembe n'emirembe nga tebinnabaawo;