Titus 2:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino nno by'oba oyogera; kubiriza, komako n'obuyinza bwonna. Wabulewo n'omu akunyooma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo by’obanga oyigiriza abantu. Buuliriranga era nenyanga n’obuyinza bwonna. Omuntu yenna takunyoomanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yogeranga ebyo, obibuulirirenga, onenyenga n'obuyinza bwonna. Omuntu yenna takunyoomanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo by'obanga oyogera ng'obuulirira, era ng'onenya abantu bo n'obuyinza bwonna. Tewabangawo akunyooma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogeranga ebyo, obibuulirirenga, onenyenga n'obuyinza bwonna, Omuntu yenna takunyoomanga.