Titus 2:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
babe abantubalamu, abatukuvu, abakozi b'emirimu awaka, ab'ekisa, abagondera babbaabwe, ekigambo kya Katonda kireme kwogerwako bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era babenga beegendereza, era abalongoofu, era abakola obulungi emirimu mu maka gaabwe, era abawulize eri ba bbaabwe, ekigambo kya Katonda kiremenga okuvvoolebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era babeerenga bategeevu, nga si benzi, abakola emirimu mu maka gaabwe, ab'ekisa, era abagondera babbaabwe, ekigambo kya Katonda kiremenga okuvumibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era babenga beegendereza, abakola obulungi emirimu mu maka gaabwe; ab'ekisa era abawulize eri babbaabwe, ekigambo kya Katonda kiremenga kuvvoolebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okwegenderezanga, okuba n'obulongoofu, okukolanga emirimu mu nnyumba zaabwe, okuba n'ekisa, okugonderanga babbaabwe, ekigambo kya Katonda kiremenga okuvumibwa: