Titus 3:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Fuba nnyo okuyamba Zena munnamateeka ne Apollo mu lugendo lwabwe, era laba nga tebajula kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Fuba okusibirira Zeena munnamateeka ne Apolo obatume babe nga tebaliiko kye beetaaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Fuba okwanguyaako Zeena munnamateeka ne Apolo, laba nga balina byonna bye beetaaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Fuba nga bw'osobola okutegekera Zeena munnamateeka ne Apollo olugendo lwabwe, era olabe nti balina buli kimu kye beetaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Fuba okubasibirira Zeena ow'amateeka ne Apolo, baleme okubulwa ekintu.