Titus 3:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ekisa n'okwagala kwa Katonda Mukama waffe bwe byalabika,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ekisa kya Katonda Omulokozi waffe n’okwagala kwe bwe byalabika,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye obulungi n'okwagala okw'ekisa okwa Katonda Omulokozi waffe bwe byalabika,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ekisa kya Katonda Omulokozi waffe, n'okwagala kwe, kw'ayagalamu abantu bwe byalabika,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye obulungi bw'Omulokozi waffe Katonda n'okwagala kwe eri abantu bwe byalabika,