Zechariah 1:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye nnyiigidde nnyo amawanga ageetuulidde entende; nali nsunguwaddemu katono naye bo akabi ne bakabiggyisa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye nyiigidde nnyo amawanga agali mu mirembe, kubanga abantu bange nnali mbanyiigiddeko katono naye bo ne bababonyaabonyeza ddala.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'obusungu obungi nsunguwalidde amawanga abawummula; kubanga nze nnanyiigako katono, bo ne bongera ku kubonaabona okwo.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era nsuguwalidde nnyo amawanga agatebenkedde, kubanga nanyiigako katono, ne bongera okulumya abantu bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'obusungu obungi nsunguwalidde amawanga abawummula; kubanga nze nnanyiigako katono, bo ne bongera ku kubonaabona okwo.