Zechariah 1:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama asunguwalidde bajjajjammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ Mukama yasunguwalira nnyo bajjajjammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mukama yasunguwalira nnyo bajjajjammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nze, Mukama, nasunguwalira nnyo bajjajjammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama asunguwalidde nnyo bajjajjammwe.