Zechariah 1:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati bajjajjammwe bali ludda wa? Bo abalanzi babeerawo emirembe gyonna?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye bajjajjammwe bali ludda wa? Ye bannabbi babeera balamu emirembe gyonna?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bajjajjammwe bali ludda wa? Ne bannabbi baba balamu emirembe gyonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bajjajjammwe bali ludda wa? N'abalanzi baba balamu emirembe gyonna?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bajjajjammwe bali ludda wa? ne bannabbi baba balamu emirembe gyonna?